News

EMBEERA Y’ENGUUDO: Nnyingi teziweesa kibuga kya ggwanga kitiibwa

Share

Newankubadde ekitongole ki KCCA kifunvubidde okulongoosa, kko n’okuyonja ekibuga kampala,omulimu gw’okukola enguudo mu Kampala gulabika nga gukyali munene. Leero abasasi baffe baliko enguudo zebalambudde mu kibuga ewakati nga zijjudde ebinnya, songa ewalala ebinnya biteekeddwamu ettaka. Abakulu mu KCCA batugambye nti ekizibu bakimanyi, naye bakola buli kisobola okulaba nga mu kampala temubaamu wadde enfuufu.

The post EMBEERA Y’ENGUUDO: Nnyingi teziweesa kibuga kya ggwanga kitiibwa first appeared on NTV Uganda.

Share

Staff writer at Lira City Post.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay Informed

Get the latest news delivered to your inbox every morning.