Waliwo omukyala azze alabikira mu butambi ku mikutu mugatta bantu, nga alumiriza Christopher Okello Onyumu okumuttira omutabani mu mwaka gwa 2018. Ono ye mukazi eyaviiriddeko bangi okukkirizza nti Okello alabika nga eky’okutemula abaana yabadde tasookabusoosi. Tumunoonyezza mu bitunduy by’e Bwaise eyo gy’awangaalira okuwayaamu naye okumanya ate ye byali bitya. BAKER SSENYONGA MULINDE k’abitandikire awo.
The post Christopher Okello alina omwana omulala gwe yatta e Kwania first appeared on NTV Uganda.
