Christopher Okello Onyum agambibwa okukola ettemu eryafiiramu abaana bana e Ggaba wiiki ewedde agguddwako emisango gy’obutemu. Ono kkooti esookerwako e’ Makindye temukkirizza kwewozaako kubanga emisango gyeliko gyannaggomola egiwulirizibwa mu kkooti enkulu. Okello asindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa olunaku olw’ekya lwagenda okukomezebwawo mu kkooti
The post BAMUSIMBYE MU KKOOTI: Eyasse’ abaana e Ggaba agguddwako gya butemu first appeared on NTV Uganda.
