News

ETTEMU LY’ABAANA E GGABA: Christopher Okello asindikiddwa mu kkooti enkulu

Share

Omulamuzi wa kooti esookerwako e Makindye Sarah Basemera asindisise omusajja Christopher Okello Onyum mu kooti enkulu awerennembe n’emisango gy’obutemu, nga ono yateeberezebwa okutta abaana 4 ab’essomero e Ggaba. Obujjulizi obuleeteddwa mu kooti bukakasizza nti omwami ono talina kikyamu kyonna ku bwongo, songa olukwe olwokutta abaana bano yatwala akadde nga alutekateeka. Kati ono alindiridde kitongole kiramuzi okusalawo olunaku n’omulamuzi ow’okulira omusango guno.

The post ETTEMU LY’ABAANA E GGABA: Christopher Okello asindikiddwa mu kkooti enkulu first appeared on NTV Uganda.

Share

Staff writer at Lira City Post.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Stay Informed

Get the latest news delivered to your inbox every morning.